Abavunaanibwa Ogw'okutta Magara mu Kkooti

0
985

Kkooti y’oku Buganda Road ,eremeredwa okuwa ensala yaayo ku bantu omwenda abateeberezebwa okuba nakakwate ku kutibwa kw’omuwala Susan Magala. Kino kidiridde abantu bano okusaba ,okugenda okujanjabibwa obuvune bwebafuuna ,oluvanyuma lwokutulugunyizibwa nga bakwatibwa,nga bayita mukibiina ekya African Centre for Torture victims. Omulamuzi Robert Mukanza,omusango nagw’ongerayo okutuuka nga 15th/August /2018.