Aba Rugby Beetegekedde Ez’ensi Yonna

0
818
Tiimu ya ‘egwanga eya Rugby esitula lunaku lwa nkya nga okwoolekera enggwanga lya America okweetaba mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yona ezigenda okuyindira e San Francisco. Guno gwe mulundi ogusose Uganda okuzannya mu kikopo ky’ensi yoona mu muzannyo gwa rugby. Tiimu eno eliko abazannyi 12 ate empaka zino zitandika mwezi guno nga 20 – 22 ku AT & T Park.