Ababaka Ba NRM Basiibye Wa Pulezidenti Museveni E Ntebe

0
634

Ababaka ba paalamenti abegattira mu kabondo ka NRM bakedde kugenda mu maka g’obukulembeze bwegwanga Entebbe okusisinkana Ssentebe w’ekibiina kyabwe, Yoweri Kaguta Museveni okwetegereza ebyasaliddwawo olukiiko lwa ba minisita ku tteeka lya mobile money n’emikutu gimugatta bantu. Wabula bo ababaka abawakanya enongosereza mu Ssemateka wegwanga abaamu kumulundi guuno bayitiddwa songa ate abandi abatera okweyogezayogeza tebayitiddwa.