Ababaka Baawukanye kubya Brian Isiko

0
715

Ensonga zomuvubuka Brian Isiko eyasibibwa nga agezako okupepereza omubaka omukyala owe Kabalore Sylvia Rwabwongo zongedde okulanda nga ababaka ba palaamenti batuuse nokweyawulamu kunsonga eno. Ababaka abamu betwogeddeko nabo baawukanye mu ndowooza ku nsonga yokusiba Isiko