Ababaka Kata Beekube Lw'akalulu e Rukungiri

0
199

Wabaddewo okwesika ebitogi mu kibuga Endiizi omubaka w’e Bukanga Stephen Kangwagye bwebabuzeeko okulwana n’omubaka Roland Kaginda owekibuga Rukungiri lwa bululu. Bombirri bano ssinga tebaataasiddwa wamma ggwe bandyekubye nga nabanenene baayingiddewo okutaasa Kaginda gwebabadde balumiriza okutabangula okulonda