Abagenyi ba Kabaka Batuuse , Enkya Jubireewo – Mmengo

0
401

Nga Buganda ejaguza okuweza emyaka 25 egyobwakabaka, ssaabasajja Kabaka wa Buganda RMMII asisinkanye omugenyi we owenjawulo ono nga ye Asantehene Omutufuo Nana Osei Tutu II owabasante Omugenyi kabaka amusisinkanidde ku bulange wamu n’abakungu be.