Abalemeezi Batolontonse Embiro Okujjukira Kizito Omuto

0
420

Bannabulemeezi babukereza nkokola okutolontoka emisinde jirubbuna byaalo nga bassa munkola e kiragiro kya pulesident eky’abantu bonna okukola duyiro bakuume emibiri gyabwe nga miramu burungi okwewala endwadde. Emisinde gyino jigendereddwamu okusonda sente ezokukulakulanya ekijjukizo n’ekkiggwa eky’omujjurizi Kizito omuto ekisangibwa eWaluleeta mu Bulemeezi.