Abalimi Boolesezza Byebalima e Jinja

0
427

Minisita webyobulimi Vincent Ssempijja agambye nti kati Gavt kati kaweefube emitadde ku kukwatizaako balimi abanajjumbira ennima ey’omulembe n’ekigendererwa eky’okufuna ensimbi mu mulimu gwabwe. Minisiter Sempijja abadde aggulawo omwoleso gw’ebyobulimi ogw’omulundi ogwa 26 ku kibangirizi ky’abalimi e Jinja ogutegekebwa gavumenti buli mwaka.