Abatuuze Batiisizzatiisizza Ssentebe Omuggya -Jinja

0
778

Abatuuze ku kyalo Mvule Crescent mu gombolola lya Jinja Central Division mu disitulikiti ye Jinja bawunikiridde Ssentebe wabwe gwebabadde bakalonda bwalekulidde mul unaku lumu nga yakalondebwa. Munna FDC Asuman Isabirye entebbe yobwassentebe bwekyalo gweyokezza nalekulira nga tewannayita na saawa 48. Ono afunyeemu entondo lwabatuuze abatamuwagira mukalaulu lwakumulangira bwavu nakubeera muvuzi wa boda boda nti tajja kusobola kukulembera kyalo kyabaggaga.