Ab'e Bulenga Bakutte ‘Ababadde’ Batigomya Ekitundu

0
373

Polisi Y’E Bulenga eriko ababbi babiri beekutte nga bateeberezebw aokuba nga bazze batigomya Bulenga nebitundu ebyetooloddewo Poliisi bano ebakukunudde mu nnyumba yaabwe e Bbira nga ebasanze bawummuddeko Poliisi egamba yatemezeddwako abatuuze nti waliwo abantu abatategerekeka abasula mu kitundu nga bano baateberezebw aokuba emabega wobubbi mu kitundu