Ab'e Kololo Balonze Kigagga

0
942

Wadde nga olwaleero lwalangirirwa nga lubadde lwa kuwummula okusobozesa abantu okugenda okulonda ba ssentebe be byalo naye ate abamu tebatawaanye wadde okulingiza mu bifo ebironderwamu. Mu byali by’e Kololo ewamanyiddwa okusula abagagga b’omu Kampala ba ssentebe abamu bayiseemu tebavaguganyiziddwa olw’obutabaawo balonzi.