Ab’e Namirembe Ssi Basanyufu

0
354

Obulabirizi bw’e Namirembe ssi busanyufu nga bugamba nti bwasosoddwa munteekateka z’emikolo gya Jjubireewo ng’obuganda bujaganya emyaka 25 nga ssabasajja kabaka atudde ku namulondo. Olwaleero ekanisa ya Uganda lwesabidde Ssabasajja Kabaka okuweza emyaka 25 nga ssabajja alamula Obuganda.