Akalulu K’e Bugiri Kazzeemu Ebipya

0
885

Eyesimbyewo okuvuganya kukifo kyomubaka wa Munisipaali ye Bugiri Hajji Siraji Lyavaala akalulu kamukeese naakavaamu. Ono eyaliko Ssentebe wa disitulikiti ye Bugiri okumala emyaka egisoba 10 agamba kati agenda kuwagira Pulezidenti wa JEEMA Asuman Basalirwa era nasaba abawagizi be gwebaba balonda. Ono atutegezeza nti wadde erinya lye lijja kulabikira kukalulu naye tajja kwelonda.