Akalulu k'e Iganga Kavudde mu Ngabo

0
586

Ate e Iganga abalonzi abamu bakubaganye ebikonde ssaako okwekasukira amayinja nga kivudde ab’oludda olumu okugotaanya bannaabwe ababadde mu nnyiriri nga babagamba nti essaawa z’okulonda zibadde tezinnatuuka. Kino nno kivuddeko okulonda okuyimirira okumala akaseera naye oluvannyuma ne badda mu nnyiriri ne balonda.