Alipoota ya Poliisi ku Musango Yiino

0
344

Oluvanyuma lwa emyaka egisoba mwena nga poliisi tefulumya alipoota akwata ku buzzi bw’emisango eya buli mwaka, Kyadaaki Poliisi efulumizza alipoota ey’omwaka oguwedde ngeraga nti abantu beeyongedde okuloopa emisango ku poliisi ekintu ekizaamu essubi Alipoota eno etongozeddwa leero ssaabaduumizi wa poliisi omuggya eraze nti obutemu n’obubbi byebikyasinze mu buzzi bwemisango.