Amasasi Gavugidde mu Arua Park

0
944

OC oba akulira poliisi yoku Arua Park mu kampala wakati akubye abantu babiri amasasi nebaddusibwa mu ddwaliro e mulago nga biwala ttaka. Asp Babonaike yaagambibwa okukuba abantu amasasi, nga ababaddewo bagamba nti kino kivudde ku butakkaanya obubaddewo wakati waabwe ne OC ono nga basimbye emmotoka zaabwe nezitatereera mu kifo awasimbibwa emmotoka.

More News