Ani Avunaanyizibwa ku Z’akameeza

0
351

Nazikuno ng’omusolo gw’omutwe abantu abamu gubalisiza kunsiko, nganabamu kumpi batuuka nokugwa kunsongola nkuyege ngabaggudduka, naye ensangi zino ejibabonyabonya gyagavumenti, gyebasiiba bekokola ng’abali ku mikutu egitaligimu, naye gwe omulabi wamasengejje, okimanyi nti waliwo omusolo ogusuza abasajja ngabatunula ngamba ogwakameeza, Sente omusajja zaleka awaka buli lunaku, abaffe Ani yaleetaomusologuno.