Bannayuganda Batawaana N’oluguudo, Entebbe Express Highway

0
433

Abatambulira ku luguudo lwa Kampala – Entebbe Expressway baagala wassibweewo abalawuna entambula y’ebidduka kubanga bingi bidduka endiima ekissa obulamu bwaabwe mu matigga.
Bano era basabye wassibweewo ebipande ebitegeerekeka ku nguudo ezekutula ku luguudo luno omuvuzi amanye ekkubo lyakwaata.