Bannayuganda Tebajumbidde Okutereka

0
259

Ekitongole ekikugira ebitongole byonna ebikola ku ssente z’obusiimo ne pensoni ekya Uganda Retirement regulatory Authority kyennyamidde olwabantu bangi obutatereka ssente ezinaabayamba mu bukadde ekikalubizza ennyo embeera zaabwe nga bakaddiye nekigaana nabamu okukkiriza okunnyuka kubanga tebalina kyebagenda kukola Mu alipoota ekyali envanyuma efulumiziddwa ekitongole kino ebitongole ebikola ku nsonga zobusiimo bwabantu kizuuliddwa nga tebirina busoboze bumala nabukugu kutereka ssente ezokuwummula ngabantu bakaddiye

TagsSaving