Bobi Wine ne Banne Omusolo ku Social Media Gubawuuba Luno!

0
438

Abamu ku babaka ba palamenti, abayimbi n’abantu ba bulijjo bawadde olw’okusatu lwa wiiki ejja ng’olunaku lw’okulaga obutal bumativu ku misolo emijja egijjibwa ku mobile money n’emikutu gi mugatta bantu. Bano basinzidde ku Centenary Park nebasalawo nti ku lunaku luno, basazeewo nti bajjakwambala bimyuufu wamu n’okuwanka ebipande okwetoloola eggwanga lyonna.