Eby'obulimi Birimu Ekituufu

0
460

Okusinziira ku minisitule y’ekikula ky’abantu, omaka 2020 wegunaatuukira Uganda ejja kuba etunda ebiva mu byobulimi ebweru w’eggwanga nga kino yaakikola ng’eyita mu bavuka ba Uganda. Gavt yamala dda okutandika ekiruubirirwa kino era ku nnimiro yaayo gaggadde esangibwa e Mpigi, ebirime bitinta. Nabakooza Lydia kakulambulire ngeri ki minisitule kino bwegenda okukikola.