Eby'okwerinda Binywezeddwa e Nakaseke

0
393

Ebbugumu , obunkenke nembiranyi bibutikidde Okulonda akalulu k’obwa Ssentebe bw’ebyalo mu district ye Nakaseke nga n’amagye gasitukiddemu okukwasizzako police okukuuma emirembe. Mubitundu ebimu abamu ku bavuganyizza bawakanyizza ebivudde mu kalulu bwebatyo ne bawera okuddukira mu mbuga z’amateeka.