Ebyokwerinda Binywezeddwa ku Jubireewo – Poliisi

0
454

Poliisi erambise engeri eby’okwerinda gyebigenda okunywezebwamu enkya mu ku matikkira ga Saabasajja Ronald Muwenda Mutebi II aga 25 mu lubiri e Mengo. Mu kino poliisi egamba etedde abaserikale baayo buli wamu era ababbi nabakozi beffujjo tebeetenatala kulinnya Mmengo kubanga baakukwatibwa