Ekyoto: Lwaki Abantu Batulugunya Bannaabwe?

0
453

Bwofumitiriza ennyo ogyakusanga nga gwe oba omu kub’eŋŋanda zo mwali mukoleddwako ekikolwa eky’obukambwe. Naye abaffe kiki ekiviraako omuntu ategeera obulungi okutandiika okukola ebireka abalala nga bawunikiridde, Kiva ku bwongo oba embeera yefuukidde abantu ekizibu?