Ekyoto: Owange Ggwe Wakola Ekiraamo?

0
916

Eddaame kyekimu ku biwandiiko ebikulu ennyo wano mu Buganda, era nazikuno nga Bajajja ffe kyekimu ku bintu byebasinga okusimbako amannyo era nokuwa ekitiibwa. Tolaba omulembe guno okwesamba ekintu eky’omuwendo bwekityo olwo abasing mukama abatwala ebibadde bibatuyanya nebisigala bityo. Naye abaffe lwaki abantu batya okulaama?