Eno Enteekanteeka Buganda Gy'erina

0
843

Enteekateeka z’ebikujjuko byemyaka 25 nga Ssaabasajja Kabaka wa Buganda atudde ku Nnamulondo ziri mu giya eranga wetwogerera kumpi enteekateeka zonna ziwedde nga kumpi lunaku lwokka lwelulindiddwa. Ssentebe wakakiiko akateesiteesi Hajj Twaha Kaawaase leero ayanjulidde Bannamawulire emikolo nga bwegigenda okutambula.