Eyakabassanya Muwala we Gumusinze

0
656

Omulamuzi wa kooti enkulu e mukono Margret Mutonyi asingisizza taata owe myaka 40 omusango gwo kukabasanya muwalawe owe myaka 6 gyoka. Omulamuzi Mutonyi ategezeza kkooti nti obujulizi bwona obwaletebwa okulumiriza taata ono kaggwa ensonyi bumala era bwatyo nawa enaku zomwezi nga 3 omwezi ogugya okumuwa ekibonerezo ekimusanidde.

TagsiNCEST