Eyakwana Omubaka Akyabuliddwa Ezimweyimirira

0
375

Oluvanyuma lw’omulamuzi ku kooti yoku Luguudo Buganda okusalira omuvubuka Brian Isiko ekibonerezo ekyokusibwa emyaka ebiri mu kkomera, bannabyabufuzi nabalwanirizi b’eddembe bavuddeyo okulwanirira eddembe lwomuvubuka ono embula kalevu. Bano bakulembeddwa Mujaasi okulaba nga bataasa Isiko.