FUFA Etongozza Eza Bakirimaanyi

0
485

Nga emu nku ngeri zokwetegekera sizoni ya 2018/19, tiimu munaana ezasinga okusamba omupiira mu liigi za Uganda ebbiri ezisooka zakwetaba mu mpaka ezitumidwa super 8. Empaka zino zaakutandika nga enaku z’omwezi 4 omwezi ogujja.