Hajji Kalule Akalulu Akawangulidde ku Ndiri

0
944

Akalulu k’obwa ssentebe bw’ebyalo kabaddemu ebyewunyisa. Wano ku njegoyego za Kampala mu Kazo Angola HAJI Kalule akalulu akawangudde ali ku ndiri era abatuuze balonze kifaananyi kye ekituuziddwa ku katebe.