Kabaka Mutebi Ddala wa Dot.com?

0
1054

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II awadde abavubuka amagezi okwesiba bbiri okwenyweza basobole okulwanirira ebyabwe. Kabaka okwogera bwati abadde agalawo Ttabamiruka wabuvubuka ba Buganda akulungudde olunaku olulamba wano mu Kampala nga ebimu ku bikujuko bya Jubireewo.