Kkooti Y'amagye Erina Okuwozesa Ani?

0
395

Wano mu Uganda omuntu oluwulira nti munabwe avunanibwa mu kooti yamagye abasinga batandikirawo okumusasira, wabula bangi ku bantu babulijjo abatwalibwa mu kooti eno bajiwakanya, naye abaffe misango ki egitwaaza omuntu wabulijjo mu kooti eno, era mitendera ki gyebayitamu omuvunana.