Mbogo Kyeyakola Kyali Kya Buzira – Supreme Mufti

0
408

Supreme Mufti silman Ndirangwa ayogedde ku jjaja w’obusiraamu eyasooka mu ggwanga NuHU Mbogo ngomu kwabo abaakolerera ennyo obusiraamu nga omukolo gwokujjukira amadda ge gusaanye okujjukirwa kumpi buli musiraamu ayagla eddiini ye. Mu kafubo akenjawulo nabukenya amina Kaabaddemu ne supreme Mufti Silman Ndirangwa , ategeezezza nga edddini y’obusiraamu wano mu Uganda bweyazimbirwa ennyo ku kulafuubana kwobusiraamu