Mugabe Yakyawa Ekibiina Kye

0
422

Musajjamukulu eyali president wa Zimbabwe Namukadde Robert Mugabe ayogeddeko eri eggwanga nga beetegekera okulonda kwenkya n’awera nti akalulu ke tagenda kukawa bantu baamutulugunya nebatuuka nokumulesa amata g’abaana bwebamugya mu ntebe. Okwogera kwa Mugabe abadde asirise okuva lweyaggyibwa mu ntebe ku nkomerero y’omwaka oguwedde kwewuunyisa bangi.