Mukenenya Akyeriisa Nkuli e Lwengo

0
1210

Wadde ng’abantu abasinga obulwadde bwa Siriimu babutya okufa obufi, bo bana Lwengo babulaba nga musujja nga nabamu kati engabo bamala gatabaaza nga bagamba nti kasita waliwo eddagala eriweweeza ku nabe ono, ekyeralikiriza ennyo abalwanyisa olumbe luno.