Nakaseke Ex-Freddom Fighter Ono Naye Muzira?

0
366

Musajjamukulu eyasimatuka okuttibwa mu Lutalo lwe 80 e Nakaseke mu Bulemeezi n’atemwako okugulu, gaakaaba gakomba olwembeera embi gyalimu ate nga tasobola kweyamba. Joseph Musisi nga nokutawanyizibwa atawanyzibwa akakwuka ka mukenenya agamba nti yali muyeekera naye bukya afuna obulemu ng’olutalo terunnaggwa tafunanga kuyambibwa kwonna.