NRM Ebuuliridde Abakulembeze Abakazi

0
729

Ekibinja ky’a bakulembeze babakyala mu kibiina kya NRM basisinkanye okutema empenda okulaba engeri gyebagenda okutabaganyamu bannakibiina abanyiivu oluvannyuma lw’okulonda kw’abakulembeze babakyala naba LC okubadde kugenda mu maaso ate n’okulaba ngeriki NRM gyenawangulamu okulonda kwabakyala kumitendera egidako.