NRM Ekyewaana lwa Kuwangula Kalulu ka Bassentebe

0
337

Abantu bangi naddala abakulembeze ba NRM baze beewana nga bwebawangulira waggulu akululu kabakyala saako akaba Ssentebe beebyalo.Era nga bawa emiwendo kwebawangulidde. Wabula akakiiko keebyokulonda bano kabanukudde nti tebawabya bannayuganda kubanga tekanafulumya byavudde mukkalulu kano okutuusa nga kamaze okugonjoola kumivuyo gyonna egyakabaddemu.