Okugula Ettaka Oba Ekibanja Ssentebe Tomusasula

0
761

Minisitule ya gavuvementi ez’ebitundu eweze mbagirawo ensimbi ebintu 10 ku buli 100 bassentebe b’ebyalo zebabadde baggya ku bantu nga bagula ettaka. Bino webigiggyidde nga bassentebe abaakalondebwa bangi bakkalira dda mu ntebe naye ng’abamu tebamanyi mirimu gyabwe mitongole okuggyako okussa stamp ku mpapula.