Okulonda Kuyiise mu Bitundu Ebimu

0
494

Ku byalo ebiwerako abalonzi bakomye ku munaabo olwemivuyo egyetobese mu kalulu. Abamu amannya tebagadde ku nkalala ate ng’abalala babadde balumiriza abeesimbyewo okuleeta abantu bebatamanyi ku kyalo.