Okulonda Mugenda Naye Mwegendereze

0
422

Ngokunoonya obululu mu bitundu ebyenjawulo kuenda mu maaso, yo ppliisi ya Uganda erabudde abo abateekateeka okukola effujjo okukikomya kubanga yo eri bulindaala okuggalira buli anaakola effujjo lino Ssaabaduumizi wa poliisi Martin Okoth Ochola y’alabudde bwati oluvannyuma lweffujjo okweyongera ennyo mu bitundu abantu gyebeetegekera okulonda