Okusunsula Ba LC Kutandise

0
492

Akakiiko k’ebyokulonda olwaleero kasiibye kasunsula abaagala okuvuganya mu kalulu k’obukiiko bwebyalo wakati mu kutya nti enkola ey’okusimba mu migongo gy’abesimbyewo eyolekedde okulemesa abalonzi okujumbira. Abamu Ku b’esimbyewo bagamba nti olw’okutya okusiga obukyayi n’empalanau byalo, abalonzi abamu boogera kaati nti okulonda kubalemye. Kayonga Paul alondodde okwewandiisa kuno, kaatuwe byaggyeyo