Owa NRM Ono Bamuzize Lwa Mpisa Mbi

0
524

Wabaddemu katemba yennyini mu disitulikiti y’;e Kiruhura ku kyalo Akageti , abalonzi bwebazize omu ku bavuganya ku kaada ya NRM nga bagamba mutaiivu waddanga, mukenuzi ate mubbi kkondo yennyini amanyiddwa
Abatuuze basinzidde mu lukiiko olubadde olwebbugumu nebanenya nnyo ssentebe wa NRM mu kitundu kino Nzaire Sedurak okubasibako omuntu gwebataayagaka nga kati baakuwagira atalina kibiina Beyunga Paddy