Poliisi Egudde mu Kabondo K’abbi B'emmotoka e Nansana

0
428

Poliisi eriko abasajja basatu beekutte nga bateeberezebwa okuba nga beenyigira mu bubbi bwa mmotoka naddala mu bitundu by’e Nansana era nga kati bakuumibwa ku poliisi ya CPS. POLIISI egamba bano yabakwatidde mu kikwekweto kyebaddemu okumala wiiki bbiri era nga abliko emmotoka 8 zeebakakwata mu mbeera eno