Ssaabaminisita wa Buyindi Atuuse mu Uganda

0
850

Ssaabaminisita wa Buyindi Narendra Modi yatakawadde dda mu Uganda ku bugenyi obutongole obwenaku 2 mw’asisinkanidde pulesidenti we ggwanga Yoweri Museveni ne banna ba Buyindi abawangaalira mu Uganda ku kisaawe e kololo. E Ntebe, Ssaabaminister Modi ayaniriziddwa minister w’ensonga z’ebweru we ggwanga Sam Kuteesa era oluvudde wano ayolekedde butereevu mu maka ga bwa pulezidenti e Ntebe.