Ssaabasumba Lwanga Tayagala Basomese Kubyomukwano mu Masomero ga Ekeleziya

0
846

Ssbasumba ow’essaza ekkulu erye Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga alinnye mu Kyoto kubyokusomesa abaana ensonga ezikwata kubyomukwano n’okegatta mu masomero ga Ekeleziya nti tebagya kubikiriza. Ssabasumba agamba nti buno obuseegu mpaawo ayinza bugumikiriza kuba bwandimaliriza nga buwabiza abayizi nabasomesa olwo negujabagira. Abadde ayimba ekitambiro kyemisa ku lunaku lw’abaana olwokulamaga e Namugongo.