Sulaiman Kidandala: Obutambi Kata Bunzite

0
354

Bwoyogera ku ngombo eyokwekubako enfuufu, erinya erisooka okujja mu mutwe Lye lyeyaliko omumyuka wa loodi meeya Salongo elias Lukwago, ngono ye Sulaiman Kidandala, Ono ebintu byamulakira ebyaali ebyekyama bwebyadda mu lujudde. Okuva olwo yafuuka Nantalabikalabika. Wabula omufefesi Kibalizi John amukukunudde gyabadde ali era bawayizaamu.