VIPERS Ereese Sekaggya

0
677

Gyebuva negyebugala Uganda eze ebeera nabakwasi ba goolo abalungi bangi nga kumpi bulimwaka wabaawo omwana omupya azuulibwa. Ensangi zino, Bashir Sekagya yemwana aliko nga sizoni eyagwa yeewuniinkiriza abagoberezi ba liigi yababinwera n’omutindo gwe ku tiimu ya UPDF. Olwalero omusasi waffe Grace Mbabazi atuleetede emboozi ya musaayi muto ono afuse ensonga.