Omuyizi Isiko Eyakwana Omubaka Bamutadde

0
1166

Brian Isiko eyasibwa olw’okukwana omubaka omukyala ow’e Kabarole Sylivia Rwabwogo ateereddwa ku kakalu ka kkooti ka mitwalo 50 mu buliwo oluvanyuma lw’okusaba kw’okweyimirirwa ku ntandikwa ya sabiiti eno.
Isiko yali yasalirwa okusibibwa emyaka 2 n’emyezi 9 ng’avunaanwa okukabasanya omubaka Rwabwogo ng’ayita ku mikutu gi mugatta bantu wamu n’okukozesa kompyuta mu ngeri emenya amateeka.

TagsIsiko