Abooluganda Lwa Bobi Bali ku Bunkenke

0
899

Ab’oluganga lw’omubaka wa kyadondo East Robert Ssentamu bangi gwebamanyi nga Bobi Wine bagamba nti bali mu kaseera kazibu kuba abantu bebatamanyi babakubira essimu nga babatiisatiisa nti tebabaako kyeboogera ku kukwatibwa kwa Bobi Wine.
Bagamba bo tebalina kyebaagazza gavumenti wabula babawe omwana waabwe asobole okufuna obujjanjabi awo awerennembe n’emisago egyamugulwako ng’ategera bulungi era nga mulamu, kimwanguyire okwewozaako.